

2 December 2022, 1:00 pm
Dr.ssemakula Lukman
Amyuka Akuliira Eddwaliiro lwa Buwama Healthy Centre iii Dr Ssemakula Lukman yategeza nga Abasawo bwebakoze omulimu omunene okukendeza ku kawuuka kamukenenya era nategeza nti mu mwaka gunno 2022 .
Era nategeza nti mu quarter July-september basododde okukebeera abaami (57) nabakyaala (187) nga era babawuulamu mumitendera egyenjawulo okusinzira ku myaka
10-14yrs abakeberwa baali abami 23 abazuliibwa nakawuka nabakyaala 24 nabbo nga bakaalina
15-19yrs abakeberwa baali abaami 17abazuliibwa nakawuka nabakyaala 30 nabbo nga bakaliina
20-24yrs abakeberwa baali abaami 17 abazuliibwa nakawuka nabakyaala 133 nabbo nga bakaliina