

29 November 2022, 8:09 pm
Bya: John Mandevu,Julius Mutagubya, Susan Nakintu Omukuumi w’essaza lye Kasana Luweero Munsinyori Xavier Mpanga Francis asabye abafumbo okukuma enteseganya enunji mumakka gabwe awamu nokwekwasa katonda. Okwoogera bino asinzidde kukiggo kya st. Kizito catholic parish e Nakaseke bwabadde akulembeddemu ekitambiro kyamisa…