Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni asubiz a bannaScience na ba…

Omukulembeze w’eggwanga yoweri Kaguta Museveni asubiza bannascience na bayiya obuwumbi bw”ensimbi za kuno 500.


Bino abyogedde bwabadde agulawo sabiti ya Science ne technology eyingindira ku kisaawe eKololo.


Museveni asubiza okuwa abanaScience obuwumbi 500 okusobola okubayambako mu mirimu gyabwe.


Ate ye minisita ya Science ne Techcnology, Monica Musenero yebaziza nnyo omukulembeze w’eggwanga era nasaba okubongera kunsimbi ezibawebwa basobola okukola emirimu gyabwe nga tewali kusomozebwa kwonna.


Omukulembeze we ggwanga awerekeddwako mukyala we era minisita avunanyizibwa ku by’enjigiriza,Janet Kataha Museveni ne ba minisita abalala.