

16 November 2022, 12:09 pm
By Moses Kazibwe Enkima zirumbye ebyalo okuli Maggya, Buwunga, Mitalamaria ne Jalamba mu town council y’e Buwama sso nga waliwo n’ezazze e Kituntu wabula nga zirya emmere eyasimbibwa abatuuze kyebagambye nti kigende kubalekera enjala. Enkima zino zisinga kulabwako wakati w’essaawa…