Recent posts
2 November 2026, 2:37 pm
Buwama fm ekwenyumirizamu nga omwana gw’eyaleera
Bya Nsubuga John Munnamawulire wa Bukedde agasakira mu bitundu by’e Mpigi Joseph Kinobe asiimiddwa abakulira ekitongole kya Vision Group olw’okuba omukozi asinze banne okukola emirimu egitunda ekitongole. Kinobe aweereddwa ebbaluwa emusiima wamu n’ebbaasa, nga bimukwasiddwa Mky. Gloria Kaitesi, Chief Human…
19 October 2026, 9:07 pm
Munna Majje WA Rwanda attiddwa mu bukambwe baamutemyeko omutwe e kammengo
Bya Nsubuga John Munnamaje wa Rwanda attiddwa mu bukambwe ku kyalo luwala, e Kammengo mu Mawokota. Abatuuze Omulambogwe bagusanze mu kibira kya Kalitunsi nga gugangalamye mu kitaba ky’omusaayi, naye ng’abaamusse baamutemyeko omutwe ne bakuuliita nagwoOmujaasi w’eggye lya Rwanda ategeerekese nga…
14 October 2026, 8:20 pm
Envuuba embi musambwa gwetagga kunonyeza ddagala
Bya Nsubuga John Minister omubeezi owebyobuvubi Robert Nduggwa Migadde asinzidde Ku Mwaalo gwe kamaliba mu Ggombolola ye Nkozi ekulemberwa Francis Bbuye nalangirira ebikwekweto by’envuuba embi bwebiganda okutandika mu kawefubbe wokukuma enyanja n’omulimu gwobuvubbi nga buli muntu agweyagaliramu.Minister era ategeezezza NGA…
13 October 2026, 6:29 pm
Government yakwongera amanyi mukufukirira mu budde by’ekyeya
Bya Nsubuga JohnOlukiiko lwaba Minister olw’omulundi ogwe kkumi n’ebbiri olwatudde mu State House lulina ensonga ezenjawulo zebakanyizako nga muno ensonga ey’okumwanjo mwabaddemu ekya government nga eyitta MU ministry yebyobulimi,obulungi nobuvubbi ,basazewo okwongera amanyi mu kufukirira ebilime naddala Ku balami abalina…
8 October 2026, 6:32 pm
Embogo erumbye abatuuze be Maddu n’ebatuusako obulaabe
Bya Nsubuga JohnE Maddu wabalusewo obulumbaganyi bw’ensolo ettegerekeseko NGA embogo era nga abamu ku batuuze ebatusizako obulaabe. Okusinziira ku Ssentebe we kyalo kye Maddu Ninsiima Yosam atubulidde nti ensolo eno erumbye abatuuze abali mu Ggombolola ye Kyayi mu muluuka gwe…
28 September 2026, 1:16 pm
Mutuyambe omuziira gwasanyizawo emmere yaffe
Bya Nsubuga JohnAbawuliriza ba radio buwama nga bayitta mu program ya morning Express ekubirizibwa Uncle John bawanjagidde government n’abakulembeze Ku nkubba eyabononedde emmere yabwe nga yakubidwa omuziira negusanyawo buli kantu.Abantu abasinze okukosebwa bbebo muluuka gwe Nabitete omuli ebyalo NGA Buwere…
27 September 2026, 4:18 pm
Abalimi mu Mpigi basaba obuyambi mu kulima okutakosa butonde
Bya Nsubuga John Abalimi n’abakulembeze b’ebibiina by’abalimi mu disitulikiti y’e Mpigi basabye abakulembeze ba disitulikiti okussa ensonga z’okulima okutakosa butonde bw’ensi mu nteekateeka n’okuteekerateekera embalirira y’omwaka gw’ebyensimbi 2026/2027. Okusaba kuno kwakoleddwa mu lukiiko olwabadde lwetabiddwamu abakulembeze ba Regenerative Agriculture Productive…
25 September 2026, 9:05 am
Mpigi yakugema obulwadde bwa mulangira
Distriict e’y’eMpigi yemu ku district ezinokoddwayo nga emu kwezo ezisinga okubaamu n’abaana abafuna obulwadde bwa mulangira (measels) era nga abamu bafudde olw’ensonga yabazadde obutafaayo kugemesa baana okubaziyiza obutafuna obulwadde buno. Kizuliddwa nti abaana 2 beebaafa obulwadde buno ku kyalo kye…
21 September 2026, 6:55 pm
Ogwa Kiyagga ne Amelia gwongezeddwayo
Bya Nsubuga John Omulamuzi wa kooti enkulu e Mpigi Jameson Kalimani Kalemeera atadewo olwanga 6 ne 7 kooti okutandika okuwulira omusango wakati wa Ameria Kyambadde ne Hillary Kiyaga Innocent ogwawabwa Kiyaga Innocent oluvanyuma lwakalulu kabona aka 2026. Omulamuzi bano abasabye…
19 September 2026, 8:51 pm
Butambala etava muto bayisewo okwesogga oluzanya lwa semi final
Bya Nsubuga John Masaza cup:Ekikopo kya Masaza ga Buganda omupiira ogwokudingana Ku mutendera gwa quarter final batabani ba katambala basobodde okuwandulamu essaza lya Busujju mu kakodyo okokusimula penality oluvanyuma lwokusibagana goal nga muluzanya olw’asooka batabani ba Kasujju batimpura batabani ba…