Buwama FM
Buwama FM
14 July 2026, 1:23 pm
By Dr kazibwe moses
Nga enaku zomwezi 28/7/2026 banna Uganda bonna bagenda kulonda abantu abagenda okubakulembelamu mubyalo byabwe nga ba chairman nebakakiiko abalala wabula kina jjukirwa nti okulonda kuno kuze kwongezebwayo emirundi mingi wabula kuluno akakiiko kyebyokulonda nga kakulemberwa akakulira omulamuzi saimon byabakama kavayo nekakasa nti kuluno okulonda wekuli era banna Uganda bangi bavudeyo okweyunira omukulembeze

Mungeri yemu omulamuzi saimon byabakama alaga ebifo ebigenda Okulondebwa kolwo
era omulamuzi saimon byabakama ayongera okubiliza abantu okugenda okulonda era naddi akululu bwekagenda okutambula
Wabula omubaka wa parliament akikilira Bukomansimbi south Hon Hassan sserunjoji agamba nti banna masaka wamu nabantu bebukomansimbi basanide okulonda abantu abalina obuntu bulamu,empisa nabagaliza ebitundu byabwe