Buwama FM
Buwama FM
1 July 2026, 4:55 pm

By Dr Kazibwe Moses
Omubaka wa parliament owa mawokota eya maselengetta ate nga ye minisita we byobulambuzi bweyabadde ku mpewo za radio buwama 90.2 yategezeza nga etteeka elyokujja abantu kukubo elimanyiddwa nga trade order bill bwelyaletebwa okukulakulanya eggwanga okulaba nga Uganda egenda mu middle income class.
Era nasaba nti Uganda bweba yakukula banna Uganda balina okugumira enkyukakyuka nasaba nabategekera abantu okubasizawo enkola singa baba bavudde webabadde bakolera badewa .
Binno byona yabyogedde bweyabadde mu program kyogereko ku radio buwama 90.2 ekubirizibwa Dr kazibwe Moses buli lwamukaaga.