Buwama FM
Buwama FM
11 September 2026, 9:57 am
by kazibwe moses
Mukawefube wo kumalawo ekiba ttaka wamu nokusengula abantu mu district ye mpigi amyuka RDC mr yahaya katunze kavuma avudeyo navumilira ekisengula bantu kubibanja byabwe wamu nekuttaka nga ate ebiseera ebisinga basengulwa mubukyamu

era agamba nti abasengula abantu abasinga bakozesa ebitongole bya government okuli police wamu nokuba ne court orders ezebikyupuli era neyewera okufafagana nabo abasengula abantu ku ttaka ne kubibanja byabwe
wano abatuuze bamusanyukidde era nabamwebaza okubalwaniliranga buli kadde ono yabadde awelekeddwako assistant RDC kivumbi
wabula abatuuze bavudeyo nebalumiliza omwami amanyiddwa nga kizito okubagobaganya kubibanja ne kuttaka lyabwe ate nga tayita mubamateeka