Buwama FM
Buwama FM
8 July 2026, 11:51 pm
By Dr kazibwe moses
Olwaleero omugezi Gabriel lugama agalamiziddwa kubijja byabajjabe ekasibikumu mu buwama town council mpigi district era okuzika kuno kwetabiddwako ssetebbe wa Nrm mpigi district ate condinator ONC greater mpigi mr sulaiman kaweesi wamu nabakungu abalala wabula chairman kaweesi sulaiman ategezeza akubiliza abatuuze okugenda okwewandisa basobole okulonda akalulu ka LC 1 kuba kekayimiriddeko buli kimu

Era bwabadde ayogera mukuzika a ategezeza nga bwebatasanidde kwesulirayo gwanagamba
Ate ssabawandiisa wa Nrm mu buwama town council mwami kabuye Ronald asabye abantu okugenda balonde abakulembeze ate naye bamulonde
Mubufu bwebumu ssabawandiisa wa Nrm mu buwama town mr kabuye Ronald asabye abantu nti obukulembeze bwebyalo tebwetagisanyo bibiina byabyabufuzi wabula obukozi bwomuntu
era nasaba abantu akuba abakakamu basobole okulonda akalulu akemirembe