Buwama FM
Buwama FM
20 August 2026, 5:26 pm
By Nsubuga John Nannono agamba Bano balina ekigendererwa ekyokumulemesa okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwe obwamukwasiisibwa nga bamuyita omufere. Nannono agamba nti embeera eyokumusojja n’okumuyita omubbi w’ettaka byandimulemesa okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwe ol’wabo abamulima empindi ku mabegga. Ono abadde asisinkanye ba nna Mpigi okubategeeza…
4 August 2026, 4:43 pm
By Kazibwe Moses Oluvannyuma lwa gavumenti okulangirira nti okulonda obukiiko bw’ebyalo mu Uganda yonna kugenda kukolebwa akakiiko k’ebyokulonda akakulirwa Omulamuzi Simon Peter Mugenyi Byabakama, akakiiko kano kategeezezza nti kanoze nnyo era kawezezza okutegeka okulonda okwo. Wabula okulonda okwabaddewo nga 28/7/2026…
14 July 2026, 1:23 pm
By Dr kazibwe moses Nga enaku zomwezi 28/7/2026 banna Uganda bonna bagenda kulonda abantu abagenda okubakulembelamu mubyalo byabwe nga ba chairman nebakakiiko abalala wabula kina jjukirwa nti okulonda kuno kuze kwongezebwayo emirundi mingi wabula kuluno akakiiko kyebyokulonda nga kakulemberwa akakulira…
10 July 2026, 5:01 am
By Nsubuga John Mu nsisikano eno eyetabiddwamu omuduumizi wa police ye Mpigi Kuzaala Alfred, omubaka wa president museveni mu district eno ey’eMpigi Sarah Nannono, basente ba NRM ku magombolola n”abalala basisinkanye bateese ku ngeri gyebanaakuuma akalulu kabwe ku buli mutendera…
8 July 2026, 11:51 pm
By Dr kazibwe moses Olwaleero omugezi Gabriel lugama agalamiziddwa kubijja byabajjabe ekasibikumu mu buwama town council mpigi district era okuzika kuno kwetabiddwako ssetebbe wa Nrm mpigi district ate condinator ONC greater mpigi mr sulaiman kaweesi wamu nabakungu abalala wabula chairman…