Buwama FM
Buwama FM
27 September 2026, 4:18 pm
Bya Nsubuga John Abalimi n’abakulembeze b’ebibiina by’abalimi mu disitulikiti y’e Mpigi basabye abakulembeze ba disitulikiti okussa ensonga z’okulima okutakosa butonde bw’ensi mu nteekateeka n’okuteekerateekera embalirira y’omwaka gw’ebyensimbi 2026/2027. Okusaba kuno kwakoleddwa mu lukiiko olwabadde lwetabiddwamu abakulembeze ba Regenerative Agriculture Productive…
17 September 2026, 12:22 pm
By Kazibwe Moses Mukawefube wa government okujja abantu mu bwavu nga eyita mu kubawa sente ezimanyiddwa enyo nga eza Parish Development Model (PDM) era nga sente zino ziba zakuza naye kumagoba amatonotono wabula amyuka RDC wa Mpigi District mr yahaya…
1 September 2026, 8:38 am
By Nsubuga John Ebikolwa eby’obumenyi bw’amateeka ebyeyongedde mu kitundu kya Bukasa mu Gombolola ye Kituntu biteeredde abatuuze ku bunkenke. Ebikolwa ebityoboola amateeka ebitiisa abatuuze mulimu obuliisa maanyi, obutemu, obubbi bwa pikipiki, okubba ebisolo n’emmere, wamu n’okufuuweeta enjaga. Embeera eno ewawalirizza…
26 August 2026, 8:48 am
By Nsubuga John District ye Mpigi nga eyitta mu department eya environment awamamu ne agriculture and production bakugaba endokwa z’emitti okwetolola ebyalo byona ebya Mpigi mu kawefubbe wokwagaziza bana Mpigi okwagala nokuzawo obutonde bwensi obugenda busereba. Bino byogeredwa omukyala councillor…
21 August 2026, 7:46 pm
By Nsubuga John Chairman WA district ye Mpigi Simon Peter kawuki alangiridde okuyimiriza emirimu gy’okusima omusenyu mu Lwera kyagamba nti singa kusigala kugenda mu maso kyandiletawo okusanyawo obutonde bwensi eri abantu basalumanya . Ssentebe kawuki Peter asinzidde Ku program ya…
20 August 2026, 5:26 pm
By Nsubuga John Nannono agamba Bano balina ekigendererwa ekyokumulemesa okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwe obwamukwasiisibwa nga bamuyita omufere. Nannono agamba nti embeera eyokumusojja n’okumuyita omubbi w’ettaka byandimulemesa okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwe ol’wabo abamulima empindi ku mabegga. Ono abadde asisinkanye ba nna Mpigi okubategeeza…
6 August 2026, 4:57 pm
by Dr kazibwe moses nga obutonde bwensi bwongera okwelalikiliza abakulembeze nabantu sekinomu munsi yonna engeri jebwongera okwononekamu sako nokusanyizibwawo mu district y’e mpigi abakulembeze basitukidemu okulaba nga bataasa lwera okuba nga tagwawo banno nga bakulembeddwamu ssentebe wa district ye mpigi…
21 July 2026, 4:45 pm
By Nsubuga John Mpanga Gofrey owe myaka 22 ne Nabatanzi Rehemah owe myaka 47 abatuuze ku kyalo Jjeza mu gombolola ye muduuma baleeteddwa mu maaso gomulamuzi Vamer Deeper okuwulira obujulizi obumalumika mu musango guno. Kigambibwa nti Mpanga Geoffrey eyali omupangisa…
21 July 2026, 11:48 am
By Nsubuga John Olukiiko e Mpigi lusabye okunoonyereza ekyaviirako project okuva mu gwanga lya South Korea okusaanawo. Bino byonna birabikidde ku katale n’ekyuma ekikuba obuwunga n’emmere y’ebisolo ebyazimbibwa ba nnansi ba South Korea nga bayita mu kitongole kyabwe ekya Korea…
15 July 2026, 12:49 pm
Bya Nsubuga John Ab’eby’obulamu mu district eye Mpigi bennyamivu olw’abakyala ab’embuto abakyelemye okwettanira amalwaliro okufunayo obujjanjabi, n’ebeesigula bamulelwa ku byalo abatalina bumanyirivu ku byakuzaalisa. Kino kitadde obulamu bano mu matigga era nga bangi bafiiridde mu mikono gy’abamulerwa abalala nebafiira mu…