Buwama FM
Buwama FM
8 July 2026, 11:51 pm
By Dr kazibwe moses Olwaleero omugezi Gabriel lugama agalamiziddwa kubijja byabajjabe ekasibikumu mu buwama town council mpigi district era okuzika kuno kwetabiddwako ssetebbe wa Nrm mpigi district ate condinator ONC greater mpigi mr sulaiman kaweesi wamu nabakungu abalala wabula chairman…
7 July 2026, 5:07 pm
By Nsubuga John Abasawo bagamba nti omuwendo gw’abalwadde abakozesa amalwaliro mu district ye Mpigi gweyongera nga n’abasinga ku bano bava bweru wa district kino nno nekiremesa banna Mpigi ate abalina okufuna empereeza ennungi n’obujjanjabi obusokerwako obutayambibwa. Mu alipoota gyebasomedde omubaka…
5 July 2026, 6:04 am
By Kazibwe Moses Ssentebbe wa district ye mpigi Simon Peter Kawuki leero bwabadde mukuzika maama wa Mr. Sande e sakabusolo nga kino kisangibwa mu buwama town council asabye abantu okuba obumu awo enkalakulana lwejja okujja Ono asinzidde mukuzika neyenyamira kubyenjigiriza…
3 July 2026, 9:08 pm
By Nsubuga John Kizuuliddwa nti omuwendo gwabakyala bangi n’addalala abali mu myaka emito, ekyokwettanira emmere ezimba omubiri tebakitwala nga nsonga nkulu ate era nebatafuna kusomesebwa bakugu mu bya ndiisa kino nno nekileetera abakyala bano okufuna obuzibu nga bazaala wamu n’abaana…