Buwama FM

Mpigi district

27 September 2026, 4:18 pm

Abalimi mu Mpigi basaba obuyambi mu kulima okutakosa butonde

Bya Nsubuga John Abalimi n’abakulembeze b’ebibiina by’abalimi mu disitulikiti y’e Mpigi basabye abakulembeze ba disitulikiti okussa ensonga z’okulima okutakosa butonde bw’ensi mu nteekateeka n’okuteekerateekera embalirira y’omwaka gw’ebyensimbi 2026/2027. Okusaba kuno kwakoleddwa mu lukiiko olwabadde lwetabiddwamu abakulembeze ba Regenerative Agriculture Productive…

17 September 2026, 12:22 pm

Muzze sente za PDM zemwewola

By Kazibwe Moses Mukawefube wa government okujja abantu mu bwavu nga eyita mu kubawa sente ezimanyiddwa enyo nga eza Parish Development Model (PDM) era nga sente zino ziba zakuza naye kumagoba amatonotono wabula amyuka RDC wa Mpigi District mr yahaya…

1 September 2026, 8:38 am

Abatuuze ba Bukasa beeraliikirivu olw’obumenyi bw’amateeka obweyongedde

By Nsubuga John Ebikolwa eby’obumenyi bw’amateeka ebyeyongedde mu kitundu kya Bukasa mu Gombolola ye Kituntu biteeredde abatuuze ku bunkenke. Ebikolwa ebityoboola amateeka ebitiisa abatuuze mulimu obuliisa maanyi, obutemu, obubbi bwa pikipiki, okubba ebisolo n’emmere, wamu n’okufuuweeta enjaga. Embeera eno ewawalirizza…

26 August 2026, 8:48 am

Campaign y’okusimba emitti mu Mpigi

By Nsubuga John District ye Mpigi nga eyitta mu department eya environment awamamu ne agriculture and production bakugaba endokwa z’emitti okwetolola ebyalo byona ebya Mpigi mu kawefubbe wokwagaziza bana Mpigi okwagala nokuzawo obutonde bwensi obugenda busereba. Bino byogeredwa omukyala councillor…

20 August 2026, 5:26 pm

Omubaka wa president atuura e Mpigi Sarah Nannono yekokkodde bannakigwanzi

By Nsubuga John Nannono agamba Bano balina ekigendererwa ekyokumulemesa okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwe obwamukwasiisibwa nga bamuyita omufere. Nannono agamba nti embeera eyokumusojja n’okumuyita omubbi w’ettaka byandimulemesa okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwe ol’wabo abamulima empindi ku mabegga. Ono abadde asisinkanye ba nna Mpigi okubategeeza…

6 August 2026, 4:57 pm

lwera agwawo lwabuwomi

by Dr kazibwe moses nga obutonde bwensi bwongera okwelalikiliza abakulembeze nabantu sekinomu munsi yonna engeri jebwongera okwononekamu sako nokusanyizibwawo mu district y’e mpigi abakulembeze basitukidemu okulaba nga bataasa lwera okuba nga tagwawo banno nga bakulembeddwamu ssentebe wa district ye mpigi…