Buwama FM
Buwama FM
27 August 2026, 5:25 pm
By Nsubuga John Amafuuta ga Uganda agazuulwa mu district eye Kikuube awamu ne Bulisa,Hoima ,Ntoroko ne Nwoya gonna gakukunganira mu district eye Mpigi ku kyalo Nsujju Mporwe mu muluka gwe Kololo Mu Ggombolola ye Kiringente.Wano amafuuta omuli ag’ennyonyi ,diseal, petrol…
26 August 2026, 8:48 am
By Nsubuga John District ye Mpigi nga eyitta mu department eya environment awamamu ne agriculture and production bakugaba endokwa z’emitti okwetolola ebyalo byona ebya Mpigi mu kawefubbe wokwagaziza bana Mpigi okwagala nokuzawo obutonde bwensi obugenda busereba. Bino byogeredwa omukyala councillor…
25 August 2026, 7:01 pm
By Nsubuga John Akulirira Town council Abdu Rashid Nkinga asinzidde mulukiiko lwa council olusokedde ddala bukyanga abakulembeze balondebwa okuwereza ekisanja 2026/2031 nalagga obwelalikirivu olw’ensimbi ezibawebwa okukola emirimu nga bwezitamala. Olukiiko luno lukubiriziddwa speaker omujja Kanakulya Alyosius, Mayor Abdurashid Nkinga agamba…
21 August 2026, 7:46 pm
By Nsubuga John Chairman WA district ye Mpigi Simon Peter kawuki alangiridde okuyimiriza emirimu gy’okusima omusenyu mu Lwera kyagamba nti singa kusigala kugenda mu maso kyandiletawo okusanyawo obutonde bwensi eri abantu basalumanya . Ssentebe kawuki Peter asinzidde Ku program ya…
20 August 2026, 5:26 pm
By Nsubuga John Nannono agamba Bano balina ekigendererwa ekyokumulemesa okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwe obwamukwasiisibwa nga bamuyita omufere. Nannono agamba nti embeera eyokumusojja n’okumuyita omubbi w’ettaka byandimulemesa okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwe ol’wabo abamulima empindi ku mabegga. Ono abadde asisinkanye ba nna Mpigi okubategeeza…
19 August 2026, 6:38 pm
By Nsubuga John Ekibinja kino kyekennenya enkola y’emirimo mu Baami ba Kabaka n’ enkiiko za bwe omwaka 2025/ 2026 ekikulembeddwamu Oweek. Nabukenya Christine leero ky’ekenenyezza enkola y’emirimo mu Ssaza Mawokota nga emu ku nkola eyitwamu okulondoola enkola y’emirimo mu baweereza…
19 August 2026, 1:33 pm
By Nsubuga John Kooti enkulu e Mpigi etandise okuwulira obujulizi mu musango okuvunaanibwa omusajja Kato Damiano agambibwa okusiyaga mutabaniwe owe myaka 9 gweyezaalira. Kato Damiano atemeza mu myaka 40 nga mutuuze ku kyalo Nsangwa mu gombolola ye Buwama aleeteddwa mu…
17 August 2026, 12:06 pm
by kazibwe moses mukawufube wokulwanyisa ebbula lyamasanyale mu buwama Sub county mpigi district ekitongole kya Noa Uganda kivudde okulaba nga egombolola ya buwama yonna eyaka era nga gagenda kusasanira ebyalo ebiwerako okuli kasawo nebilala era manager wa noa Uganda kivumbi…
11 August 2026, 9:01 pm
By Nsubuga John Okusunsula kuno kubadde wano ku kitebe Kya district eye Mpigi nga kukoleddwa abakugu mu kwekebejja embeera y’obulamu bwa bantu mu gye lya updf okukakasiza ddala nti abasaaba basobolera ddala okuweereza egye lye Ggwanga awatali nkenyera yonna Omwogezi…
7 August 2026, 4:32 pm
By Nsubuga John Mu kawefubbe wokulaba abakyala n’abavubuka mu Ggwanga NGA tebalekedwa mabegga mu niima ettakosa butonde bwansi eyakazibwaka elya RA~PURE regenerative agriculture productive use of renewable energy .Mu musomo ogutegekedwa Ku interservice hotel e Nsambya, abalimi okuva mu district…
Mission and Vision
Mission: Provide and promote new knowledge and direct access to new skill as well as assist to protect and promote local knowledge, skills and wisdom for the creation of equitable society and integration of people into the national mainstream.
Vision: ‘To be the leading community radio in information generation, local knowledge promotion and information sharing in sub Saharan Africa.’