Offline
Play internet radio

Recent posts

21 September 2026, 6:55 pm

Ogwa Kiyagga ne Amelia gwongezeddwayo

Bya Nsubuga John Omulamuzi wa kooti enkulu e Mpigi Jameson Kalimani Kalemeera atadewo olwanga 6 ne 7 kooti okutandika okuwulira omusango wakati wa Ameria Kyambadde ne Hillary Kiyaga Innocent ogwawabwa Kiyaga Innocent oluvanyuma lwakalulu kabona aka 2026. Omulamuzi bano abasabye…

19 September 2026, 8:51 pm

Butambala etava muto bayisewo okwesogga oluzanya lwa semi final

Bya Nsubuga John Masaza cup:Ekikopo kya Masaza ga Buganda omupiira ogwokudingana Ku mutendera gwa quarter final batabani ba katambala basobodde okuwandulamu essaza lya Busujju mu kakodyo okokusimula penality oluvanyuma lwokusibagana goal nga muluzanya olw’asooka batabani ba Kasujju batimpura batabani ba…

17 September 2026, 12:22 pm

Muzze sente za PDM zemwewola

By Kazibwe Moses Mukawefube wa government okujja abantu mu bwavu nga eyita mu kubawa sente ezimanyiddwa enyo nga eza Parish Development Model (PDM) era nga sente zino ziba zakuza naye kumagoba amatonotono wabula amyuka RDC wa Mpigi District mr yahaya…

17 September 2026, 10:45 am

Obutonde bwensi butunulidwa mu kutongoza storage terminal ya Mpigi

Bya Nsubuga John Olwa leero nga 17 09 2026 ekitongole ekivunanyizibwa Ku mafuuta ga Uganda ekya UNOC Uganda national oil company lw’ekitema evunikke erisoka ely’okuzimba etterekero ly’a mafuuta ga Uganda agasubirwa okutandika okusimwa essawa yonna.Robert Mukondo akwanaganya guno na guli…

16 September 2026, 2:14 pm

Bbabiri batiddwa mu bubbi bwe Mbuzi

Bya Nsubuga John Ku kyalo Kanani ekisangibwa mu Town council eye Buwama abateberezebwa okubba embuzi era basangiddwa nayo batiddwa mu bukambwe.Abattiddwa bategerekese nga Lule Ivan NE mune Kiwalabye Joseph ababadde batambulira Ku piki piki number UMA 717KU Bajaj.Embuzi evuddeko okitibwa…

12 September 2026, 7:35 pm

Ekikangabwa laddu esse omuvubuka mu jebisomesa Ekitone kimusiza

Bya Nsubuga John Omuvubuka ategerekese nga Makubuya Andrew owe 23 nga nzalwa eye Buganga mu muluka gwe Nindye mu Ggombolola ye Nkozi laddu amutidde mu kisawe e Bbongole mu mipiira jebisomesa ejibadde jategekeddwa parish ya mitala maria Ku mutendera gwa…

11 September 2026, 9:57 am

Okugobaganya abantu ku ttaka mu mpigi

by kazibwe moses Mukawefube wo kumalawo ekiba ttaka wamu nokusengula abantu mu district ye mpigi amyuka RDC mr yahaya katunze kavuma avudeyo navumilira ekisengula bantu kubibanja byabwe wamu nekuttaka nga ate ebiseera ebisinga basengulwa mubukyamu era agamba nti abasengula abantu…

4 September 2026, 7:48 pm

Abalimi n’abayizi basisinkanye okusaala amagezi ku bizibu by’obulimi

By Nsubuga John Ekitongole kya Advocacy Coalition for Sustainable Agriculture (ACSA), nga kikolagana ne Mountain of the Moon University esangibwa mu Fort Portal City, Kabarole District, kyategeka olukungana olwa 4th Student-Farmer-CSO Research Exchange Platform 2026. Olukungana luno lwagenderera okuzuula ebizibu…

1 September 2026, 8:38 am

Abatuuze ba Bukasa beeraliikirivu olw’obumenyi bw’amateeka obweyongedde

By Nsubuga John Ebikolwa eby’obumenyi bw’amateeka ebyeyongedde mu kitundu kya Bukasa mu Gombolola ye Kituntu biteeredde abatuuze ku bunkenke. Ebikolwa ebityoboola amateeka ebitiisa abatuuze mulimu obuliisa maanyi, obutemu, obubbi bwa pikipiki, okubba ebisolo n’emmere, wamu n’okufuuweeta enjaga. Embeera eno ewawalirizza…

Mission and Vision

Mission and Vision

Mission: Provide and promote new knowledge and direct access to new skill as well as assist to protect and promote local knowledge, skills and wisdom for the creation of equitable society and integration of people into the national mainstream.

Vision: ‘To be the leading community radio in information generation, local knowledge promotion and information sharing in sub Saharan Africa.’