Buwama FM
Buwama FM
6 August 2026, 4:57 pm
by Dr kazibwe moses nga obutonde bwensi bwongera okwelalikiliza abakulembeze nabantu sekinomu munsi yonna engeri jebwongera okwononekamu sako nokusanyizibwawo mu district y’e mpigi abakulembeze basitukidemu okulaba nga bataasa lwera okuba nga tagwawo banno nga bakulembeddwamu ssentebe wa district ye mpigi…
4 August 2026, 4:43 pm
By Kazibwe Moses Oluvannyuma lwa gavumenti okulangirira nti okulonda obukiiko bw’ebyalo mu Uganda yonna kugenda kukolebwa akakiiko k’ebyokulonda akakulirwa Omulamuzi Simon Peter Mugenyi Byabakama, akakiiko kano kategeezezza nti kanoze nnyo era kawezezza okutegeka okulonda okwo. Wabula okulonda okwabaddewo nga 28/7/2026…
3 August 2026, 3:06 pm
By Nsubuga John Leero Ssaabasumba Paul Ssemwogerere afundikidde okukyala kwabaddeko okututte ennaku bbiri nga alambula ebifo n’abantu ab’enjawulo abasangibwa mu kigo ky’e Ggoli, era mu bifo byalambudde mubaddemu embuga y’essaza Mawokota esangibwa e Butoolo gyayaniriziddwa akuuma Entebe y’owessaza Mawokota Hajj…
3 August 2026, 2:27 pm
By Nsubuga John Today, District Chairperson Mr Simon Peter Kawuki met traders to discuss their relocation to a temporary market ahead of the commencement of construction works for the new modern market. During the engagement, the chairperson listened to traders’…
30 July 2026, 4:23 pm
By Nsubuga John Ekyeeya ekikulungudde kati emyezi essatu wano mu district ey’eMpigi okuvira ddala mu mwezi gw’omukagga kiresewo okufirizibwa obuwanana bw’ensimbi eri abalimi b’emwanyi mu district eno.Kino abalimi bakitadde ku kusanyawo obutonde bwensi omuli okutema ebibbira nansangwa nebasimba kalitunsi gwebanga…
27 July 2026, 3:44 pm
By Nsubuga John Entekateka y’akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga eyokulonda abakulembeze b’ebyalo kwa lunaku lw’ankya era kwa kusimba nyiriri emabegga waba candidate abesimbyewo. Akalulu kano kakutandika n’okukukasa abalonzi abawandikibwa mu register z’ebyalo nga abakulira eby’okulonda ku polling stations basoma mu register…
25 July 2026, 1:13 pm
By Nsubuga John Olukiiko olukukulu olw’eggwanga lwayisiza olunaku olw’omukagga olusemba mu mwezi okukolerako bulungi bwansi mu Gwanga lyona era nga bino byalangiriddwa ssabaminista wa uganda Hon Robinah Musafiri Nabanja.Ono yategezeza nti olunaku lwa bulungi bwansi lwaleteddwa mukawefube wokulongosa eggwanga n’okwewala…
24 July 2026, 11:11 am
By Nsubuga Ekyuma ky’obuwunga n’akatale biwemmese obukadde bw’ensi za Uganda obukunukkiriza mu 600 nga bino byazimbiddwa wansi we kitongole Kya South Korea ekimanyidwa nga Korea International Corporation Agency okuyamba okusitula embeera z’abantu mu Mpigi. Country Director w’egwanga lya South Korea…
21 July 2026, 4:45 pm
By Nsubuga John Mpanga Gofrey owe myaka 22 ne Nabatanzi Rehemah owe myaka 47 abatuuze ku kyalo Jjeza mu gombolola ye muduuma baleeteddwa mu maaso gomulamuzi Vamer Deeper okuwulira obujulizi obumalumika mu musango guno. Kigambibwa nti Mpanga Geoffrey eyali omupangisa…
21 July 2026, 11:48 am
By Nsubuga John Olukiiko e Mpigi lusabye okunoonyereza ekyaviirako project okuva mu gwanga lya South Korea okusaanawo. Bino byonna birabikidde ku katale n’ekyuma ekikuba obuwunga n’emmere y’ebisolo ebyazimbibwa ba nnansi ba South Korea nga bayita mu kitongole kyabwe ekya Korea…
Mission and Vision
Mission: Provide and promote new knowledge and direct access to new skill as well as assist to protect and promote local knowledge, skills and wisdom for the creation of equitable society and integration of people into the national mainstream.
Vision: ‘To be the leading community radio in information generation, local knowledge promotion and information sharing in sub Saharan Africa.’