Buwama FM
Buwama FM
8 July 2026, 11:51 pm
By Dr kazibwe moses Olwaleero omugezi Gabriel lugama agalamiziddwa kubijja byabajjabe ekasibikumu mu buwama town council mpigi district era okuzika kuno kwetabiddwako ssetebbe wa Nrm mpigi district ate condinator ONC greater mpigi mr sulaiman kaweesi wamu nabakungu abalala wabula chairman…
8 July 2026, 11:28 am
By Nsubuga John Ebikozesebwa byabukadde n’abukadde bwa nsimbi banna Rotary byebawadde amalwaliro gano biyambe okukendeeza ku muwendo gwabazaalira mu malwariro gano kyokka ne bafuna obuzibu obuva ku bikozesebwa okuba ebitono. Ebikozesebwa omubadde ebitanda abakyala kwebazaalira, ebyuma omuteekebwa abaana ababa baakazaalibwa,…
8 July 2026, 10:02 am
By Nsubuga John Eky’okusengula abantu abesenza ku ttaka ly’ekibira ekiyitibwa Nsoowe ekiri mu ggombolola ye Maddu mu disitulikiti ye Gomba bitandise. Abalaalo baali bakyeddiza nga bataddeko ebirime eby’enjawulo wamu n’okulundirako. Abebyokwerinda ku biragiro by’omukulembeze w’egwanga basengudde, abalaalo abasoba mu 5000…
7 July 2026, 5:07 pm
By Nsubuga John Abasawo bagamba nti omuwendo gw’abalwadde abakozesa amalwaliro mu district ye Mpigi gweyongera nga n’abasinga ku bano bava bweru wa district kino nno nekiremesa banna Mpigi ate abalina okufuna empereeza ennungi n’obujjanjabi obusokerwako obutayambibwa. Mu alipoota gyebasomedde omubaka…
5 July 2026, 6:04 am
By Kazibwe Moses Ssentebbe wa district ye mpigi Simon Peter Kawuki leero bwabadde mukuzika maama wa Mr. Sande e sakabusolo nga kino kisangibwa mu buwama town council asabye abantu okuba obumu awo enkalakulana lwejja okujja Ono asinzidde mukuzika neyenyamira kubyenjigiriza…
3 July 2026, 9:08 pm
By Nsubuga John Kizuuliddwa nti omuwendo gwabakyala bangi n’addalala abali mu myaka emito, ekyokwettanira emmere ezimba omubiri tebakitwala nga nsonga nkulu ate era nebatafuna kusomesebwa bakugu mu bya ndiisa kino nno nekileetera abakyala bano okufuna obuzibu nga bazaala wamu n’abaana…
1 July 2026, 4:55 pm
By Dr Kazibwe Moses Omubaka wa parliament owa mawokota eya maselengetta ate nga ye minisita we byobulambuzi bweyabadde ku mpewo za radio buwama 90.2 yategezeza nga etteeka elyokujja abantu kukubo elimanyiddwa nga trade order bill bwelyaletebwa okukulakulanya eggwanga okulaba nga…
14 March 2024, 2:02 pm
By kazibwe moses mpigi youth chairperson with a group of youth from omuto and madam mariam from team university in studio of 90.2 Buwama fm passing the message to all youth in mpigi,butambala and gomba to work hard and to…
2 December 2022, 2:34 pm
Ssalongo Henry Paul Kinalwa nga Para-social worker mu Buwama Town Council mu disitulikiti ey’e Mpigi agamba nti abaana okuva ku myaka 14-17 n’abakulu abatasukka myaka 24 bebakyasinze okufuna embuto era nga entabwe eva ku bulwadde obwa COVID-19 kubanga abaana baatuula…
2 December 2022, 1:00 pm
Amyuka Akuliira Eddwaliiro lwa Buwama Healthy Centre iii Dr Ssemakula Lukman yategeza nga Abasawo bwebakoze omulimu omunene okukendeza ku kawuuka kamukenenya era nategeza nti mu mwaka gunno 2022 . Era nategeza nti mu quarter July-september basododde okukebeera abaami (57) nabakyaala…
Mission and Vision
Mission: Provide and promote new knowledge and direct access to new skill as well as assist to protect and promote local knowledge, skills and wisdom for the creation of equitable society and integration of people into the national mainstream.
Vision: ‘To be the leading community radio in information generation, local knowledge promotion and information sharing in sub Saharan Africa.’