

10 February 2025, 4:33 pm
By Annet Nakato Gavumenti yayuganda ng’eyita muminisitule yebyasayansi,tekinologiya nobuyiiya wamu nebannasayansi okuva kuzzi ssetendekero za gavumenti erangiridde nga bwevumbudde ebika bye dagala lya herbal bibbiri eriwonya ekifuba, ssenyiga omukambwe nendwadde endala nnyingi ezikosa amawugwe. Edagala erivumbudwa kuliko ekika kya Vidicine…