Tiger FM

Civic Engagement

2 September 2024, 7:36 pm

Akakiiko k’eby’okulonda e Wakiso katandise kaweefube okusomesa abant…

Bya Walusimbi Saki Akakiiko kebyokulonda mu district eye Wakiso katandise kaweefube w’okusomesa abantu naddala abakulembeze ku nkyukakyuka empya ezaaleetedwa era na biki ebigenda okugobererwa mu kalulu ka 2026. Ezimu ku nkyukakyuka zino ezaaleteddwa akakiiko k’e by’okulonda mulimu okukendeeza ku muwendo gwa bakansala…