Buwama FM

Environment

28 September 2026, 1:16 pm

Mutuyambe omuziira gwasanyizawo emmere yaffe

Bya Nsubuga JohnAbawuliriza ba radio buwama nga bayitta mu program ya morning Express ekubirizibwa Uncle John bawanjagidde government n’abakulembeze Ku nkubba eyabononedde emmere yabwe nga yakubidwa omuziira negusanyawo buli kantu.Abantu abasinze okukosebwa bbebo muluuka gwe Nabitete omuli ebyalo NGA Buwere…

27 September 2026, 4:18 pm

Abalimi mu Mpigi basaba obuyambi mu kulima okutakosa butonde

Bya Nsubuga John Abalimi n’abakulembeze b’ebibiina by’abalimi mu disitulikiti y’e Mpigi basabye abakulembeze ba disitulikiti okussa ensonga z’okulima okutakosa butonde bw’ensi mu nteekateeka n’okuteekerateekera embalirira y’omwaka gw’ebyensimbi 2026/2027. Okusaba kuno kwakoleddwa mu lukiiko olwabadde lwetabiddwamu abakulembeze ba Regenerative Agriculture Productive…

26 August 2026, 8:48 am

Campaign y’okusimba emitti mu Mpigi

By Nsubuga John District ye Mpigi nga eyitta mu department eya environment awamamu ne agriculture and production bakugaba endokwa z’emitti okwetolola ebyalo byona ebya Mpigi mu kawefubbe wokwagaziza bana Mpigi okwagala nokuzawo obutonde bwensi obugenda busereba. Bino byogeredwa omukyala councillor…