Buwama FM

Funds

25 August 2026, 7:01 pm

Ssente ntonno nnyo tezimala

By Nsubuga John Akulirira Town council Abdu Rashid Nkinga asinzidde mulukiiko lwa council olusokedde ddala bukyanga abakulembeze balondebwa okuwereza ekisanja 2026/2031 nalagga obwelalikirivu olw’ensimbi ezibawebwa okukola emirimu nga bwezitamala. Olukiiko luno lukubiriziddwa speaker omujja Kanakulya Alyosius, Mayor Abdurashid Nkinga agamba…