Buwama FM
Buwama FM
30 July 2026, 4:23 pm
By Nsubuga John Ekyeeya ekikulungudde kati emyezi essatu wano mu district ey’eMpigi okuvira ddala mu mwezi gw’omukagga kiresewo okufirizibwa obuwanana bw’ensimbi eri abalimi b’emwanyi mu district eno.Kino abalimi bakitadde ku kusanyawo obutonde bwensi omuli okutema ebibbira nansangwa nebasimba kalitunsi gwebanga…