Buwama FM

Mr Katunze Yahaya deputy rdc

25 September 2026, 9:05 am

Mpigi yakugema obulwadde bwa mulangira

Distriict e’y’eMpigi yemu ku district ezinokoddwayo nga emu kwezo ezisinga okubaamu n’abaana abafuna obulwadde bwa mulangira (measels) era nga abamu bafudde olw’ensonga yabazadde obutafaayo kugemesa baana okubaziyiza obutafuna obulwadde buno. Kizuliddwa nti abaana 2 beebaafa obulwadde buno ku kyalo kye…