Buwama FM

Rotary international

8 July 2026, 11:28 am

Rotary International baanukudde omulanga gw’abasawo e Mpigi

By Nsubuga John Ebikozesebwa byabukadde n’abukadde bwa nsimbi banna Rotary byebawadde amalwaliro gano biyambe okukendeeza ku muwendo gwabazaalira mu malwariro gano kyokka ne bafuna obuzibu obuva ku bikozesebwa okuba ebitono. Ebikozesebwa omubadde ebitanda abakyala kwebazaalira, ebyuma omuteekebwa abaana ababa baakazaalibwa,…