Buwama FM

Governance

25 August 2026, 7:01 pm

Ssente ntonno nnyo tezimala

By Nsubuga John Akulirira Town council Abdu Rashid Nkinga asinzidde mulukiiko lwa council olusokedde ddala bukyanga abakulembeze balondebwa okuwereza ekisanja 2026/2031 nalagga obwelalikirivu olw’ensimbi ezibawebwa okukola emirimu nga bwezitamala. Olukiiko luno lukubiriziddwa speaker omujja Kanakulya Alyosius, Mayor Abdurashid Nkinga agamba…

19 August 2026, 6:38 pm

Ebekenenya emirimu mu bwa Kabaka bakyalidde e Ssaza mawokota

By Nsubuga John Ekibinja kino kyekennenya enkola y’emirimo mu Baami ba Kabaka n’ enkiiko za bwe omwaka 2025/ 2026 ekikulembeddwamu Oweek. Nabukenya Christine leero ky’ekenenyezza enkola y’emirimo mu Ssaza Mawokota nga emu ku nkola eyitwamu okulondoola enkola y’emirimo mu baweereza…