Buwama FM
Buwama FM
9 July 2026, 10:49 pm
By Nsubuga John Abakyala abaali balina bu business obutono ku mabbali g’oluguudo nga kati mu kiseera kino bakaluubiriziddwa okuyimirizaawo amaka gaabwe balajjanidde ANSWERID ekibiina ky’obwanakyewa. Embeera eno esinze kunyiga bakyala abatalina baami nga bano bakazibwako erya single mothers mu kiseera…
5 July 2026, 6:04 am
By Kazibwe Moses Ssentebbe wa district ye mpigi Simon Peter Kawuki leero bwabadde mukuzika maama wa Mr. Sande e sakabusolo nga kino kisangibwa mu buwama town council asabye abantu okuba obumu awo enkalakulana lwejja okujja Ono asinzidde mukuzika neyenyamira kubyenjigiriza…