Buwama FM
Buwama FM
19 October 2026, 9:07 pm
Bya Nsubuga John Munnamaje wa Rwanda attiddwa mu bukambwe ku kyalo luwala, e Kammengo mu Mawokota. Abatuuze Omulambogwe bagusanze mu kibira kya Kalitunsi nga gugangalamye mu kitaba ky’omusaayi, naye ng’abaamusse baamutemyeko omutwe ne bakuuliita nagwoOmujaasi w’eggye lya Rwanda ategeerekese nga…
16 September 2026, 2:14 pm
Bya Nsubuga John Ku kyalo Kanani ekisangibwa mu Town council eye Buwama abateberezebwa okubba embuzi era basangiddwa nayo batiddwa mu bukambwe.Abattiddwa bategerekese nga Lule Ivan NE mune Kiwalabye Joseph ababadde batambulira Ku piki piki number UMA 717KU Bajaj.Embuzi evuddeko okitibwa…
19 August 2026, 1:33 pm
By Nsubuga John Kooti enkulu e Mpigi etandise okuwulira obujulizi mu musango okuvunaanibwa omusajja Kato Damiano agambibwa okusiyaga mutabaniwe owe myaka 9 gweyezaalira. Kato Damiano atemeza mu myaka 40 nga mutuuze ku kyalo Nsangwa mu gombolola ye Buwama aleeteddwa mu…