Buwama FM

Security

1 September 2026, 8:38 am

Abatuuze ba Bukasa beeraliikirivu olw’obumenyi bw’amateeka obweyongedde

By Nsubuga John Ebikolwa eby’obumenyi bw’amateeka ebyeyongedde mu kitundu kya Bukasa mu Gombolola ye Kituntu biteeredde abatuuze ku bunkenke. Ebikolwa ebityoboola amateeka ebitiisa abatuuze mulimu obuliisa maanyi, obutemu, obubbi bwa pikipiki, okubba ebisolo n’emmere, wamu n’okufuuweeta enjaga. Embeera eno ewawalirizza…

27 July 2026, 3:44 pm

Police ekakasiza kuby’okwerinda nelabula abakozi befujjo

By Nsubuga John Entekateka y’akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga eyokulonda abakulembeze b’ebyalo kwa lunaku lw’ankya era kwa kusimba nyiriri emabegga waba candidate abesimbyewo. Akalulu kano kakutandika n’okukukasa abalonzi abawandikibwa mu register z’ebyalo nga abakulira eby’okulonda ku polling stations basoma mu register…