Buwama FM
Buwama FM
13 October 2026, 6:29 pm
Bya Nsubuga JohnOlukiiko lwaba Minister olw’omulundi ogwe kkumi n’ebbiri olwatudde mu State House lulina ensonga ezenjawulo zebakanyizako nga muno ensonga ey’okumwanjo mwabaddemu ekya government nga eyitta MU ministry yebyobulimi,obulungi nobuvubbi ,basazewo okwongera amanyi mu kufukirira ebilime naddala Ku balami abalina…
28 September 2026, 1:16 pm
Bya Nsubuga JohnAbawuliriza ba radio buwama nga bayitta mu program ya morning Express ekubirizibwa Uncle John bawanjagidde government n’abakulembeze Ku nkubba eyabononedde emmere yabwe nga yakubidwa omuziira negusanyawo buli kantu.Abantu abasinze okukosebwa bbebo muluuka gwe Nabitete omuli ebyalo NGA Buwere…
17 September 2026, 10:45 am
Bya Nsubuga John Olwa leero nga 17 09 2026 ekitongole ekivunanyizibwa Ku mafuuta ga Uganda ekya UNOC Uganda national oil company lw’ekitema evunikke erisoka ely’okuzimba etterekero ly’a mafuuta ga Uganda agasubirwa okutandika okusimwa essawa yonna.Robert Mukondo akwanaganya guno na guli…
21 August 2026, 7:46 pm
By Nsubuga John Chairman WA district ye Mpigi Simon Peter kawuki alangiridde okuyimiriza emirimu gy’okusima omusenyu mu Lwera kyagamba nti singa kusigala kugenda mu maso kyandiletawo okusanyawo obutonde bwensi eri abantu basalumanya . Ssentebe kawuki Peter asinzidde Ku program ya…
6 August 2026, 4:57 pm
by Dr kazibwe moses nga obutonde bwensi bwongera okwelalikiliza abakulembeze nabantu sekinomu munsi yonna engeri jebwongera okwononekamu sako nokusanyizibwawo mu district y’e mpigi abakulembeze basitukidemu okulaba nga bataasa lwera okuba nga tagwawo banno nga bakulembeddwamu ssentebe wa district ye mpigi…
30 July 2026, 4:23 pm
By Nsubuga John Ekyeeya ekikulungudde kati emyezi essatu wano mu district ey’eMpigi okuvira ddala mu mwezi gw’omukagga kiresewo okufirizibwa obuwanana bw’ensimbi eri abalimi b’emwanyi mu district eno.Kino abalimi bakitadde ku kusanyawo obutonde bwensi omuli okutema ebibbira nansangwa nebasimba kalitunsi gwebanga…