Buwama FM

Buwama town council

25 August 2026, 7:01 pm

Ssente ntonno nnyo tezimala

By Nsubuga John Akulirira Town council Abdu Rashid Nkinga asinzidde mulukiiko lwa council olusokedde ddala bukyanga abakulembeze balondebwa okuwereza ekisanja 2026/2031 nalagga obwelalikirivu olw’ensimbi ezibawebwa okukola emirimu nga bwezitamala. Olukiiko luno lukubiriziddwa speaker omujja Kanakulya Alyosius, Mayor Abdurashid Nkinga agamba…

25 July 2026, 1:13 pm

Basanyukidde national cleaning day nebalagga okusomozebwa.

By Nsubuga John Olukiiko olukukulu olw’eggwanga lwayisiza olunaku olw’omukagga olusemba mu mwezi okukolerako bulungi bwansi mu Gwanga lyona era nga bino byalangiriddwa ssabaminista wa uganda Hon Robinah Musafiri Nabanja.Ono yategezeza nti olunaku lwa bulungi bwansi lwaleteddwa mukawefube wokulongosa eggwanga n’okwewala…