Mama FM
Vastina Mutuzo, councilor omukyala ow’omuluka gwe Kyambogo atubulide olugendo lwe mu byobufuzi
21 June 2023, 3:35 pm
By Wiribrod Ssegirinya
Community Reporter
Wuliriza emboozi ya Vasitina Mutuzo, councilor omukyala ow’omuluka gwe Kyambogo eyayingira ebyobufuzi okusoosowaza edoboozi lya abakyala mu kitundu. Atubulide olugendo lwe mu byobufuzi era nakubirinza abakyala okwetanira ebyobufuzi.