![](https://www.radiocomnetu.org/mamafm/wp-content/themes/radiocomnetu/assets/img/banner/1500x300.jpg)
![](https://www.radiocomnetu.org/mamafm/wp-content/uploads/sites/12/2022/09/image1-150x150.png)
12 July 2023, 4:31 pm
By Wiribrod Ssegirinya
Community reporter
Mama fm bweyakyalako mu gombolola lye Kalagala mu Luweero distict nga 16th/ 6/ 2023. Abakulembeze abakyala, abasomesa nga kwosa n’abayizi bawadde endowooza ku mbeera yamasomero agagavumenti agali mu gombolola lino. Wuliriza kundowooza zabwe omanye embeera abasomesa, abazade n’abayizi mu gombolola lino mwebayita nga bakakalabya emisomo.